Victor Ruz – Love Legend lyrics Nkulaze buli kyeninaNsigadde kweyambulaOmutima nebwegulaajanaaGwe oyongera kugwewalaOŋamba kali ku ntandikwaObitaddemu okweragaLwa maanyi ga mukwanoNaalibade nakwewala Kuba ontade ku death sentenceOntade ku pendingOwoza oli love […]
Nkulaze buli kyenina Nsigadde kweyambula Omutima nebwegulaajanaa Gwe oyongera kugwewala Oŋamba kali ku ntandikwa Obitaddemu okweraga Lwa maanyi ga mukwano Naalibade nakwewala
Kuba ontade ku death sentence Ontade ku pending Owoza oli love legend And fi dat mi nuh betting Ndi ku death sentence Ontade ku pending Yadde oli love legend Kale kambe student Nkusaba obe n’ekisa
Nnyamba, nnyamba Onzije mu biroooto Ntaasa, ondage ku mukwano Nnyamba, nnyamba Onzije mu biroooto Ntaasa, ondage ku mukwano Ntudde ku kabalaza wabweru w’omutima Ninze musamaliya alinnyamba n’akumatiza Ntudde ku kabalaza wabweru w’omutima Ninze musamaliya alinnyamba n’akumatiza, yeah
Eno mu mutima oli ku wanted babe Oli posted nze eno situdde nedda Bino obitutte for granted But you’re demanded Like weed in Jamaica Nkusaba njigirizaako Mbudamyako mu mutima gwo omwo Nga bw’onjigiriza bye sijua Nsuubiza okubeera humble Olemera omugaati obukodo bwaki babe? babe Ogenda kunenya ani? If you lose me honey?
Kuba ontade ku death sentence Ontade ku pending Owoza oli love legend And for dat mi nuh betting Ontadde ku death sentence Ontade ku pending Owoza oli love legend Kale kambe student Nkusaba obe n’ekisa
Nnyamba nnyamba Onzije mu biroooto Ntaasa, ondage ku mukwano Nnyamba nnyamba Onzije mu biroooto Ntaasa, ondage ku mukwano Ntudde ku kabalaza wabweru w’omutima Ninze musamaliya alinnyamba n’akumatiza Ntudde ku kabalaza wabweru w’omutima Ninze musamaliya alinnyamba n’akumatiza Yeahhh